Kiki ekifudde Nelson Mawejje owenjawulo kubayimbi ba gospel?.

Omuyimbi wenyimba ezetendo Nelson Mawejje yomu Kati kubayimbi abakutte akati mukukuba enyimba ezeddini ate nga zikyamula banji nga kino akituuseko olwengeri jasengekamu ebigambo bye munyimbaze.

Nelson Mawejje yayatikirira nnyo olwakayimba ke akakwaata abantu omwaaka oguwedde ogwa 2019 kebayita “Ampadde‘ munamawulire waffe wano ku Fremer Media yamugwikiriza nga aliko mu studio jafumbira obuyimba bwe era natutegeeza nti wadde nga egwanga likyaali mukusomozebwa kwekirwadde Kya Covid-19, yye mugumu nti Mukama esaawa yonna kino ajja kukijawo.

Nelson Mawejje wetwamubuziza kuki ekimufuula owenjawulo kubayimbi banne aba gospel, yategezeza nti ye katonda we gweyesiga yamufuula owenjawulo kubalala era nangamba nti olwekisa Kya Mukama enyimba zze zikuba kumikutu ejenjawulo nga ate tatademu nnyo.

Nelson Mawejje nga abibyaamu ne Hon. Semujju Nganda

Nelson Mawejje aze ayimba obuyimba obwenjawulo nga kuno kwekuli nekeyayimba wamu ne Moreen Nantume kebayita “Linda ekiseera kye’  nga kano kaali kamu kubuyimba obwamugulirawo ekubo munsiike yokukuba emiziki.

Nelson Mawejje nga aline Lady Justice Winie Nabisinde

Nelson Mawejje alinawo akayimba akali okutambula enaku zino kebayita “Wedding day’ era nga kano kagoberera bamikolo.

Bwetwamubuziza weyeraba mumyaaka ejidako, Nelson Mawejje yatutegezeza nti alina esuubi nti wakufuuka omu kubayimbi abanene nga katonda yemubeezi.

 

 

 

Frank
Frankhttp://www.fremermedia.com
Frank Fremer is a seasoned journalist, blogger and political analyst for over a decade in Uganda

Related Articles

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Stay Connected

22,044FansLike
3,376FollowersFollow
0SubscribersSubscribe

Latest Articles