Akapandde akabadde kalaga olugudo lwebabudde mumuyindi bana Uganda bakamenyewo

Akapandde akateredwa kulugudo lwe Namirembe mukibuga ekikulu ekya Uganda mu  Kampala nga kano kabadde kabudwa mumanya gomuyindi Katongole Singh, webwakerede nga bana Uganda bakamenyewo

Katongole Singh yomu kubayindi abafuna obutuuze mu Uganda era nga kinajukirwa nti yesimbawo mukalulu kabona aka 2011 mukugenda mu Parliament nga akikirira Rubaga South  era nga kijukirwa nti kkooti yasazamu okuwangula kwe oluvanyuma lwokizuula nti yali ababye akalulu mukuvuganya ne Moses Kasibante.

Katongole yenyigidde nnyo mubyobusubuzi byomu Uganda era nga kiteberezebwa nti wano webasinzidde okumubulamu olugudo ekintu ekitasanyudde abasinga era okukakana nga abatamanya nghamba bakasobereza nebakamenyawo.

Ebifananyi

Frank
Frankhttp://www.fremermedia.com
Frank Fremer is a seasoned journalist, blogger and political analyst for over a decade in Uganda

Related Articles

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Stay Connected

22,044FansLike
3,379FollowersFollow
0SubscribersSubscribe

Latest Articles