Ghetto Tv ezemu okubibwa.




Omukutu ogwa ghetto Tv ogukwasaganya emirimu ejokugoberera nokutuusa ebigenda mumaaso nga munakisinde kya People power awamu ne kibiina Kya National Unity Platform omukulu Kyagulanyi Ssentamu Robert akuba kakuyege zze mwanonyeza akalulu okumutusa kuntebe enkulu eye gwanga, omukutu guno gutwalibwa.

Ghetto Tv ebadde nsaale nnyo mukugoberera Bobi Wine era nga mwatu ekutuusako ekibera kigenda mumaaso nadala Mwami Kyagulanyi jaaba alaze, ezemu nebuzibwawo abatamanya ngamba.

Kino kijidde mukaseera nga Ghetto Tv eno jebuvudeko yalina ekibanja kweyali era nga¬† “Page’ Eno yatwalibwa era kinajukirwa nti eyaliko mu people power navaayo ate nga akola nga “Blogger’ omukulu Ashburg Kato yavayo neyewaana nga bweyali yediza omukutu guno olwensonga nti gwali gugwe.

Wabula kuluno kigambibwa nti bano babavunana kukola bintu ebibeerawo nga ate tebalina ‘license’ oba luyite olukusa okuva mukitongole ekirungamya ebyempuliziganya ekya UCC era nga nejebuvudeko ekitongole kino kyawera okudamu okukola amawulire agobuliwo.


Frankhttp://www.fremermedia.com
Frank Fremer is a seasoned journalist, blogger and political analyst for over a decade in Uganda

Related Articles

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Stay Connected

22,044FansLike
0FollowersFollow
0SubscribersSubscribe

Latest Articles