Hassan Ndugga bamukwatidde musabo!.

Abantu b’e Lwengo balabye Katemba oluvannyuma lwa Poliisi okukwata omuyimbi wakadongo kamu Hassan Ndugga ng’emuggya mu ssabo gy’abadde yekwese

Kigambibwa omuyimbi Hassan Ndugga yakumpanya ssente obukadde 30 okuva ku mugagga w’e Masaka n’amusingira ettaka effu.

Hassan Ndugga bweyalabye bimwononekedde kwekudukira e Lwengo asobole okuwugula endowoza yomugaga wabula Polisi Eno jeyamusanze okukakana nga emukukunudeyo muba Jaaja nga nabo tebasobodde kumutaasa.

Hassan Ndugga ajukirwa nnyo olwakayimba ke keyayimba aka Omugugu, ebintu byamusobera jebuvuddeko era nga kijukirwa nti yegatta neku NRM navva mu people power wabula nga neno ekisirani kyomugugu kyamulondola era bwatyo nakuba enkyukira

Also read: ‍Herman Basudde bagenda muzanyamu firimu.

Frank
Frankhttp://www.fremermedia.com
Frank Fremer is a seasoned journalist, blogger and political analyst for over a decade in Uganda

Related Articles

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Stay Connected

22,044FansLike
3,376FollowersFollow
0SubscribersSubscribe

Latest Articles