Katumba John naye asaba bullet proof.

Eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti John Katumba avuddeyo nawanjagira Omuduumizi wa Uganda Police Force IGP Martin Okoth Ochola n’omuduumizi w’eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF CDF David Muhoozi nga agamba nti babasaba bakuumi ate nebabaweereza ba kifeesi.

Katumba agamba nti bagezaako okulagira omukuumi we eyamuweebwa Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda amukube essasi bakimunenyeze nti yeyamusse bwebaali e Fort Portal.

Katumba agamba nti kati ayagala bullet-proof oluvannyuma lwokusimattuka yekyeyayise okugezaako okwagala okumutta mu Tooro Sub-Region.

Katumba agamba nti omusajja yatuuka okumunyiga ebitundu bye ebyekyaama wamu n’olubuto. Kifeesi yansongamu emmundu nga agezaako okukuba essasi nagamba n’omukuumi wange nti ajja kumutta.

Frank
Frankhttp://www.fremermedia.com
Frank Fremer is a seasoned journalist, blogger and political analyst for over a decade in Uganda

Related Articles

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Stay Connected

22,044FansLike
3,373FollowersFollow
0SubscribersSubscribe

Latest Articles