Murushid Juuko Agenda South Africa

Omuzibizzi w’e ttimu ye gwanga lya Uganda,Murushid  Juuko ababuzayo bitono okwegatta ku Ttimu y’e South Africa eyitibwa Maritzburg United FC.

Ku lwensonga eno,Juuko agidwa ku Ttimu ye egenda mu Mpaaka za“African Nations Championship (CHAN).ttimue situla nKya kumande okwolerekera Egwanga  lya Cameroon empaka jezinabeera.

Read Also:2020/21 Carabao Cup Semi-Finals Draws

Akulira emirimu egikolebwa muExpress FC,Mwesiga Isaac agamba nti juuko agenda kulinnya ennyonyi okwolekera South Africa ,okugezesebwa Martizburg United wiki ejja.

Murushid Juuko yegatta ku Express FC Ssizoni eno  eya 200/21 getandika Kubwerere .Yali yasembayo okusamba omupiira ku Wydad Casablanca eye  Morocco.

Ssinga Ddilu eyitamu,juuko ajakuba yegasse kubana Uganda abalala okuli Denis Onyango,Ismael Watenga ne Moses Waiswa abaguchangira mu liigi y’e South Africa.

Juuko azannyideko ku Bunamwaya(kati vipers sc),SC Victoria University,Simba FC(Tanzania), Wydad Casablanca(Morocco) ne Express FC.

Juuko asambidde Uganda mu mPaka za AFCON eza 2017(Gabon) ne 2019(Misiri).

Maritzburg Yakatebwa goolo 14 mu mipiira 8,era yakakungannya obubonero 2 Ssizoni eno.

 

Frank
Frankhttp://www.fremermedia.com
Frank Fremer is a seasoned journalist, blogger and political analyst for over a decade in Uganda

Related Articles

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Stay Connected

22,044FansLike
3,376FollowersFollow
0SubscribersSubscribe

Latest Articles