Nurse eyakozesa akagali okutambuza omulwadde mu Arua wakusomera bwerere

Ekibiina ekitaba abasawo ekya Nurses Union in Uganda kivuddeyo nekisiima omusawo Dorris Okudinia eyasindika omulwadde ku kagaali kiromita 3.
Okudinia, 26, nga musawo ali ku ddaala lya Diploma yataasa obulamu bw’omulwadde eyali asindikiddwa mu Ddwaliro lya Arua Hospital okuva mu Ediofe Health Centre III erisangibwa mu Pajulu Sub-county. .
Akulira Ekibiina kino Justus Cherop agamba nti Okudinia aweereddwa sikaala agende asome Digguli mu Nursing.

Kino kyaava kubiragiro bya Pulezidenti wegwanga okuwera entambula Yona nekigendererwa ekyokutangira obulwadde obuletebwa akawuka ka Corona Virus. Bwatyo nurse ono yakozesa akagaali Kano okumusobozesa okutuuka mu dwaliro

 

Frank
Frankhttp://www.fremermedia.com
Frank Fremer is a seasoned journalist, blogger and political analyst for over a decade in Uganda

Related Articles

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Stay Connected

22,044FansLike
3,359FollowersFollow
0SubscribersSubscribe

Latest Articles