Omubaka wa Uganda e KenyaAmb. Awere Phibby Otaala aganye okuva mu office




Omubaka wa Yuganda e Kenya eyetaba mu kamyuufu ka National Resistance Movement – NRM ku kifo ky’omubaka omukyala owa Tororo nebamuwangula Amb. Awere Phibby Otaala akombye kwebaza eriibwa nti kikafuuwe okuwaayo offiisi eri Omubaka omupya eyalondebwa Hassan Ggaliwango era namulabula obutetantala kulinnya kigere kye mu Nairobi.

Otaala agamba nti waliwo Ebitebe bya Yuganda 5 ebitalina babaka nti eyo gy’aba alaga.

Otaala agamba nti asobola okugenda e China, Japan, Angola oba Geneva naye nti bwaba nga bamusunsula kugenda Nairobi ebyo bamuwa byoya byanswa. Agamba nti tanatuuka kuvaayo kuba Nairobi etandise okumuwoomera.

Also Read: Mwami Kyagulanyi talowoza nti ye takwatwako – Museveni


Frankhttp://www.fremermedia.com
Frank Fremer is a seasoned journalist, blogger and political analyst for over a decade in Uganda

Related Articles

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here

Stay Connected

22,044FansLike
0FollowersFollow
0SubscribersSubscribe

Latest Articles