Uganda Cranes ekubye Zambia ey’a Micho

Pre-CHAN mini tonamenti

Monday,4th January Result:

Zambia 0- 2 Uganda.

Uganda Cranes ekubye Zambia etendekebwa ey’aliko omutendensi wa Uganda Mulitin sredejovic “Micho.”

Buno bwa Uganda obusose mumpaka za “Pre-CHAN” ezigenda mu maaso mukibuga Younde ekye Cameroon.

Viane Ssekajugo yatyebye goolo ya Uganda esoose mu dakiika be ya 25.

Goolokipa was Zambia (Chipolopolo) yetebye bwakonnye mu mipiira gw’a Steven Mukwala mu dakiika ye 60.

Micho yeyakulemberamu Uganda okudamu okuvugannya mu “AFCON” mu mwaaka gw’a 2017 mu Gabon nga wayise emyaka 39 nga tekiika.

Buno bwebubuwanguzi bwa Uganda obusose mumpaka zino.Uganda Kati eweezeza obubonero buna(4) mu mipiira 2.Uganda ezako Niger ku Lwokuna leave wiiki eno.

Zambia yakakungannya akabonero Kamu(1).Ogwasoka Zambia yakola amaliri 3-3 ne Niger.Zambia ezako abateegesi aba Cameroon ku Lwokuna lwa wiiki eno.

Read Also:Adria Vilanova Says No One Will Break His Father’s Record

Omutendensi wa Uganda Jonathan Mckinstry akoze enkyukakyuka 10 mutiimu eyasamba Cameroon ku Lwokutaano.Tonny Mawejje yeka yasambye kubasamba ogw’a Cameroon.

Uganda tevangako mu kibinja mumpaka za CHAN.

Empaaka za CHAN zitandiika nga 16 mu mwezi guno.

Uganda eri mukibinja C ne Morocco eyawangula ezisembyeyo.

Abasambi abazannye:

Uganda Xl-Nafian Alionzi (Gk), Eric Ssenjobe, Paul Willa, Hassan Muhammad, Halid Lwaliwa(c), Bobosi Byaruhanga, Tonny Mawejje, Saidi Kyeyune, Viane Ssekajugo, Ibrahim Oriti, Steven “Dese” Mukwala.

Sub: Joel Mutakubwa(Gk), Tom Ikara(Gk), Aziz Kayondo, Ashraf Mandela, Musitapha Mujuzi, Shafiq Kajimu, Abdul Karim Watambala, Hassan Muhammad, Ben Ocen, Joseph Ssemujju, Milton Karisa, Mohammad Shaban.

Zambia Xl- Charles Kalumba (Gk), Adrian Chama(c), Zachariah Chilongoshi, Benedict Chepeshi, Clement Mwape, Kelvin Kapumbu, Paul Katema, Bruce Musakanya, Collins Sikombe, Moses Phiri, Emmanuel Chabula.

Sub:Lameck Siame, Patrick Chooma, Richard Nyirenda, Golden Mafwenta, Kandwani Chiboni, Dominic Chanda, Benson Sakala, Chaniza Zulu, Spencer Sautu, Leonard Mulenga, Jack Chirwa, Friday Samu,Albert Kangwanda.

Frank
Frankhttp://www.fremermedia.com
Frank Fremer is a seasoned journalist, blogger and political analyst for over a decade in Uganda

Related Articles

Stay Connected

22,044FansLike
3,436FollowersFollow
0SubscribersSubscribe

Latest Articles